Add parallel Print Page Options

Ekibonerezo kya Isirayiri

20 (A)Awo Mukama Katonda n’addamu nti, “Mbasonyiye nga bw’onsabye. 21 (B)Naye nno mu mazima ddala nga bwe ndi omulamu, era ng’ekitiibwa kya Mukama Katonda bwe kijjuza ensi yonna, 22 (C)tewalibaawo n’omu ku bantu abaalaba ekitiibwa kyange n’obubonero obw’ebyamagero bwe nakolera e Misiri ne mu ddungu, naye ne batagondera ddoboozi lyange wabula ne bangezesa nga bankema emirundi kkumi, 23 (D)tewalibaawo n’omu ku bo aliraba ku nsi eyo gye nalayirira bajjajjaabwe ne mbasuubiza okugibawa. Tewalibaawo n’omu ku bo abannyoomye aligirabako.

Read full chapter

20 The Lord replied, “I have forgiven them,(A) as you asked. 21 Nevertheless, as surely as I live(B) and as surely as the glory of the Lord(C) fills the whole earth,(D) 22 not one of those who saw my glory and the signs(E) I performed in Egypt and in the wilderness but who disobeyed me and tested me ten times(F) 23 not one of them will ever see the land I promised on oath(G) to their ancestors. No one who has treated me with contempt(H) will ever see it.(I)

Read full chapter

(A)Kyaterekerwa abamu okuyingiramu, ate ng’abo abaasooka okubuulirwa Enjiri, tebaayingira olw’obujeemu.

Read full chapter

Therefore since it still remains for some to enter that rest, and since those who formerly had the good news proclaimed to them did not go in because of their disobedience,(A)

Read full chapter