Add parallel Print Page Options

22 (A)Ne bambuka mu Negebu ne batuuka e Kebbulooni, era wano Akimaani ne Sesayi ne Talumaayi abazzukulu ba Anaki nga we babeera. Kebbulooni bwe kyamala okuzimbibwa waayitawo emyaka musanvu ne Zowani eky’omu Misiri nakyo ne kiryoka kizimbibwa.

Read full chapter

22 They went up through the Negev and came to Hebron,(A) where Ahiman, Sheshai and Talmai,(B) the descendants of Anak,(C) lived. (Hebron had been built seven years before Zoan in Egypt.)(D)

Read full chapter

33 (A)Twalabayo n’Abanefisi, abazzukulu ba Anaki abava mu Banefiri. Bwe twetunulako nga tuli ng’obwacaaka, era nabo nga bwe batulaba bwe batyo.”

Read full chapter

33 We saw the Nephilim(A) there (the descendants of Anak(B) come from the Nephilim). We seemed like grasshoppers(C) in our own eyes, and we looked the same to them.”

Read full chapter

(A)Abantu baayo be batabani ba Anaki, ba maanyi era bawanvu. Obamanyi bulungi, era wawulirako dda nga boogerwako nti, “Ani ayinza okwolekera Abanaki?”

Read full chapter

The people are strong and tall—Anakites! You know about them and have heard it said: “Who can stand up against the Anakites?”(A)

Read full chapter