Add parallel Print Page Options

12 (A)Tosaanye kusekerera muganda wo
    mu biseera bye eby’okulaba ennaku,
wadde okusanyuka ku lunaku
    olw’okuzikirira kw’abantu ba Yuda,
newaakubadde okwewaana ennyo
    ku lunaku lwe baatawaanyizibwa ennyo.

Read full chapter

Abalabe n’abagwira Okubassaako Omwoyo

29 (A)“Obanga nasanyuka ng’omulabe wange afunye emitawaana
    oba ne njaguza olw’ebizibu ebyamutuukako,

Read full chapter