Nekkemiya 13:14
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
14 (A)Ozinjukirenga Ayi Katonda wange olw’ekikolwa ekyo, oleme okusangulawo ebyo byonna bye nakolera ennyumba ya Katonda wange, n’okuweereza kwe naweereza n’obwesigwa.
Read full chapter
Zabbuli 26:3
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
3 (A)Kubanga okwagala kwo kwe kunkulembera,
era mu mazima go mwe ntambulira.
1 Ebyomumirembe 29:19
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
19 (A)Owe Sulemaani mutabani wange omutima ogumaliridde okukumanga ebiragiro byo, empya zo, n’amateeka go, era omuwe amaanyi okuzimba ekizimbe kye ntegese.”
Read full chapter
Ekyamateeka Olwokubiri 6:18
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
18 (A)Okolanga ebyo Mukama by’akkiriza ebituufu era ebirungi; olwo olyoke obe bulungi ng’oyingidde mu nsi eyo ennungi Mukama gye yalayirira bajjajjaabo okugibawa,
Read full chapter
Zabbuli 6:8
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
8 (A)Muve we ndi mmwe mwenna abakola ebibi;
kubanga Mukama awulidde okukaaba kwange.
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.