Add parallel Print Page Options

17 Ne bamusisinkana ne bamusinza. Naye abamu ku bo tebaakakasiza ddala nti ye Yesu, ne babuusabuusa!

Read full chapter

34 (A)nga bagamba nti, “Ddala Mukama waffe azuukidde! Alabikidde Peetero!”

Read full chapter

Yesu alabikira Abayigirizwa be

36 (A)Awo bwe baali bakyayogera ebyo Yesu n’ayimirira mu makkati gaabwe n’abalamusa nti, “Emirembe gibeere nammwe!”

Read full chapter

Yesu Alabikira Abayigirizwa be

19 (A)Akawungeezi ako abayigirizwa baali bakuŋŋaanidde mu kisenge ng’enzigi nsibe olw’okutya Abayudaaya, Yesu n’ajja n’ayimirira wakati mu bo. N’abagamba nti, “Emirembe gibe mu mmwe.”

Read full chapter

26 (A)Bwe waayitawo ennaku munaana, abayigirizwa ba Yesu, era bali mu nnyumba, Tomasi yali nabo. Yesu n’ajja, enzigi nga nsibe, n’ayimirira wakati mu bo n’abagamba nti, “Emirembe gibe mu mmwe,”

Read full chapter

Yesu Alabikira Abayigirizwa be musanvu

21 (A)Ebyo bwe byaggwa, Yesu n’alabikira nate abayigirizwa be, ku nnyanja ey’e Tiberiya.[a] Yabalabikira bw’ati:

Read full chapter

Footnotes

  1. 21:1 ye Nnyanja ey’e Ggaliraaya

14 (A)Guno gwe mulundi ogwokusatu Yesu gwe yalabikira abayigirizwa be, ng’amaze okuzuukira.

Read full chapter

(A)era nti yalabibwa Keefa n’oluvannyuma ekkumi n’ababiri. Era yalabibwa abooluganda abasukka ebikumi ebitaano omulundi gumu era abamu ku abo bakyali balamu newaakubadde ng’abalala baafa. (B)Olwo n’alyoka alabikira Yakobo, n’oluvannyuma n’alabikira n’abatume bonna.

Read full chapter