Add parallel Print Page Options

44 (A)Noolwekyo nammwe bwe mutyo mweteeketeeke, kubanga Omwana w’omuntu alijjira mu kiseera kye mutamulowoolezaamu.”

45 (B)“Kale aliwa omuddu omugezi era omwesigwa mukama we gwe yawa obuvunaanyizibwa okulabirira abaddu ab’omu maka ge, n’okubawa emmere mu kiseera ekituufu? 46 (C)Alina omukisa omuddu oyo, mukama we gw’alisanga ng’akola bw’atyo.

Read full chapter