Add parallel Print Page Options

18 N’oyo alibeera mu nnimiro taddangayo eka okunonayo olugoye lwe. 19 (A)Naye ziribasanga abakyala abaliba balina embuto, n’abaliba bayonsa mu nnaku ezo. 20 Naye musabe ekiseera ky’okudduka kireme kutuukira mu biro bya butiti oba ku lunaku lwa Ssabbiiti.

Read full chapter