Add parallel Print Page Options

“Temweyitanga ‘Labbi[a] ,’ kubanga Katonda yekka ye Muyigiriza wammwe, naye mmwe muli baaluganda.

Read full chapter

Footnotes

  1. 23:8 Labbi kitegeeza Omuyigiriza

“But you are not to be called ‘Rabbi,’ for you have one Teacher, and you are all brothers.

Read full chapter

(A)Peetero n’agamba Yesu nti, “Labbi, kirungi tubeere wano, tubazimbire ensiisira ssatu, emu nga yiyo, n’endala nga ya Musa, n’endala nga ya Eriya.”

Read full chapter

Peter said to Jesus, “Rabbi,(A) it is good for us to be here. Let us put up three shelters—one for you, one for Moses and one for Elijah.”

Read full chapter

51 (A)Yesu n’amubuuza nti, “Oyagala nkukolere ki?” Omuzibe w’amaaso n’addamu nti, “Ayi Omuyigiriza, njagala nsobole okulaba!”

Read full chapter

51 “What do you want me to do for you?” Jesus asked him.

The blind man said, “Rabbi,(A) I want to see.”

Read full chapter

38 (A)Yesu bwe yakyuka n’abalaba nga bamugoberera n’ababuuza nti, “Mwagala ki?”

Ne bamuddamu nti, “Labbi” (ekitegeeza nti: “Omuyigiriza”), “obeera wa?”

Read full chapter

38 Turning around, Jesus saw them following and asked, “What do you want?”

They said, “Rabbi”(A) (which means “Teacher”), “where are you staying?”

Read full chapter

49 (A)Nassanayiri n’amuddamu nti, “Labbi, oli Mwana wa Katonda, gwe Kabaka wa Isirayiri!”

Read full chapter

49 Then Nathanael declared, “Rabbi,(A) you are the Son of God;(B) you are the king of Israel.”(C)

Read full chapter