Add parallel Print Page Options

30 (A)Abantu bangi ne bajja gy’ali, ne bamuleetera, abakoozimbye, n’abatayogera n’abalala bangi ne babassa we yali n’abawonya.

Read full chapter

(A)Yesu n’amugamba nti, “Situka ozingeko omukeeka gwo otambule.” (B)Amangwago omusajja n’awonyezebwa. N’azingako omukeeka gwe ne yeetambulira.

Olunaku olwo lwali lwa Ssabbiiti.

Read full chapter

(A)n’abuuka n’ayimirira n’atandika okutambula! N’ayingira nabo mu Yeekaalu ng’atambula era nga bw’abuuka ng’atendereza Katonda.

Read full chapter

(A)Omutima gw’abatali bagumiikiriza gulimanya era gulitegeera,
    n’olulimi olw’abanaanaagira lulitereera ne boogera bulungi.

Read full chapter

32 (A)Awo Yesu ne be yali nabo, bwe baali bafuluma ne bamuleetera kiggala eyali tayogera kubanga yaliko dayimooni. 33 (B)Yesu n’amugobako dayimooni, era amangwago abadde kiggala n’ayogera. Ekibiina ky’abantu ne beewuunya nnyo nga bagamba nti, “Kino tekibangawo mu Isirayiri.”

Read full chapter

Yesu ne Beeruzebuli

22 (A)Awo Yesu ne bamuleetera omusajja eyaliko dayimooni, nga muzibe w’amaaso era nga tayogera. N’amuwonya, omusajja eyali tasobola kwogera n’asobola okwogera n’okulaba.

Read full chapter

Yesu ne Beeruzebuli

14 (A)Lwali lumu Yesu n’agoba dayimooni ku musajja eyali tayogera. Dayimooni bwe yamuvaako, omusajja oyo n’ayogera, ekibiina ky’abantu ne beewuunya.

Read full chapter

18 (A)Ndikola emigga ku busozi obutaliiko kantu,
    era n’ensulo wakati mu biwonvu.
Olukoola ndirufuula ennyanja,
    n’eddungu lirivaamu enzizi z’amazzi.

Read full chapter

38 (A)Ng’Ekyawandiikibwa bwe kigamba nti buli akkiriza Nze emigga egy’amazzi amalamu girikulukuta nga gifuluma mu mutima gwe!”

Read full chapter