Add parallel Print Page Options

39 (A)Naye n’abaddamu nti, “Omulembe omwonoonefu era omwenzi ogunoonya akabonero; temugenda kuweebwa kabonero okuggyako aka nnabbi Yona. 40 (B)Kubanga Yona nga bwe yamala mu lubuto lw’ekyennyanja ekinene ennaku ssatu emisana n’ekiro, n’Omwana w’Omuntu bw’atyo bw’alimala mu ttaka ennaku ssatu emisana n’ekiro. 41 (C)Abantu b’e Nineeve baliyimirira ne basaliza abantu b’omulembe guno omusango okubasinga, kubanga beenenya bwe baawulira okubuulira kwa Yona. Naye laba asinga Yona ali wano.

Read full chapter

39 He answered, “A wicked and adulterous generation asks for a sign! But none will be given it except the sign of the prophet Jonah.(A) 40 For as Jonah was three days and three nights in the belly of a huge fish,(B) so the Son of Man(C) will be three days and three nights in the heart of the earth.(D) 41 The men of Nineveh(E) will stand up at the judgment with this generation and condemn it; for they repented at the preaching of Jonah,(F) and now something greater than Jonah is here.

Read full chapter

25 (A)Yatuukiriza ekigambo kya Mukama, Katonda wa Isirayiri kye yayogerera mu muddu we Yona mutabani wa Amitayi nnabbi ow’e Gasukeferi, n’azzaawo ensalo ya Isirayiri okuva ku mulyango gwa Kamasi okutuuka ku Nnyanja ey’Omunnyo.

Read full chapter

25 He was the one who restored the boundaries of Israel from Lebo Hamath(A) to the Dead Sea,[a](B) in accordance with the word of the Lord, the God of Israel, spoken through his servant Jonah(C) son of Amittai, the prophet from Gath Hepher.

Read full chapter

Footnotes

  1. 2 Kings 14:25 Hebrew the Sea of the Arabah