Add parallel Print Page Options

24 (A)Naye mwegendereze ebyo bye mbayigiriza. 25 (B)Alina aliweebwa na buli atalina aliggyibwako n’ebyo by’alina.”

Olugero lw’Ensigo Ekula

26 (C)Awo Yesu n’abagamba nti, “Obwakabaka bwa Katonda bufaanaanyirizibwa n’omusizi asiga ensigo mu ttaka.

Read full chapter