Add parallel Print Page Options

Eky’okuyiga ku Mutiini Ogwakala

20 Awo enkeera mu makya abayigirizwa be ne balaba omuti omutiini Yesu gwe yakolimira nga gukaze okuviira ddala ku kikolo! 21 (A)Peetero n’ajjukira n’agamba Yesu nti, “Omuyigiriza, laba omutiini gwe wakolimira gukaze!”

22 Yesu n’agamba abayigirizwa be nti, “Mukkiririze mu Katonda.

Read full chapter