Add parallel Print Page Options

15 (A)N’abagamba nti, “Mugende mu nsi yonna mubuulire Enjiri eri abantu bonna.

Read full chapter

16 (A)Abo bonna abakkiriza ne babatizibwa balirokolebwa, naye abo abatakkiriza balisalirwa omusango ne gubasinga.

Read full chapter

38 (A)Peetero n’abagamba nti, “Mwenenye, buli omu ku mmwe abatizibwe mu linnya lya Yesu Kristo musonyiyibwe ebibi byammwe, olwo nammwe mujja kufuna ekirabo ekya Mwoyo Mutukuvu.

Read full chapter

16 (A)kubanga yali tannaba kubakkako, kubanga baali babatizibbwa mu linnya lya Mukama waffe Yesu kyokka.

Read full chapter