Add parallel Print Page Options

Yesu mu Maaso g’Olukiiko Olukulu

66 (A)Enkeera mu makya Olukiiko Olukulu olw’Abayudaaya, nga lulimu bakabona abakulu, n’abannyonnyozi b’amateeka, n’abakulembeze b’Abayudaaya, ne lutuula. Yesu n’aleetebwa mu maaso g’Olukiiko olwo.

Read full chapter

Jesus Before Pilate and Herod(A)(B)(C)

66 At daybreak the council(D) of the elders of the people, both the chief priests and the teachers of the law, met together,(E) and Jesus was led before them.

Read full chapter

26 (A)“Abasajja abooluganda mmwe bazzukulu ba Ibulayimu, nammwe abatya Katonda, obubaka buno obw’obulokozi, bwaffe ffenna wamu.

Read full chapter

26 “Fellow children of Abraham(A) and you God-fearing Gentiles, it is to us that this message of salvation(B) has been sent.

Read full chapter

(A)n’amusaba awandiikire ab’omu makuŋŋaaniro ag’omu Damasiko ebbaluwa, ng’ebasaba bakolagane naye mu kuyigganya abakkiriza bonna abasajja n’abakazi b’alisanga eyo, abasibe mu njegere, alyoke abaleete e Yerusaalemi.

Read full chapter

and asked him for letters to the synagogues in Damascus,(A) so that if he found any there who belonged to the Way,(B) whether men or women, he might take them as prisoners to Jerusalem.

Read full chapter