Add parallel Print Page Options

12 (A)Yakobo yaddukira mu nsi ya Alamu;[a]
    Isirayiri yaweereza okufuna omukazi,
    era okumufuna yalundanga ndiga.

Read full chapter

Footnotes

  1. 12:12 Alamu bwe bukiikakkono obw’ebugwanjuba bwa Mesopotamiya

Olugendo lw’e Misiri Olwokubiri

43 (A)Awo enjala bwe yayinga obungi mu nsi, era nga ne mmere gye baggya e Misiri yonna eriiriddwa, kitaabwe n’abagamba nti mugende mutugulire emmere.

Read full chapter

(A)Era Katonda yantuma mbasookeyo mbakuumire abalisigalawo ku nsi; ndyoke mbawonyezeewo abantu abangi ennyo mu ngeri ey’ekitalo.

Read full chapter

11 (A)eyo gye nnaabagabiririranga; si kulwa nga mmwe n’ennyumba zammwe ne byonna bye mulina biggwaawo.’ 

Read full chapter

27 (A)Batabani ba Yusufu abaamuzaalirwa ng’ali mu Misiri baali babiri. Abantu bonna ab’ennyumba ya Yakobo abajja e Misiri baali nsanvu[a].

Read full chapter

Footnotes

  1. 46:27 Awamu kigamba nsavu mu bataano

22 (A)Bajjajjaabo bwe baaserengeta e Misiri, bonna awamu baali bawera abantu nsanvu; kaakano Mukama Katonda wo abafudde bangi nnyo ng’emmunyeenye ez’oku ggulu.

Read full chapter