Kaabakuuku 2:3
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
3 (A)Kubanga okwolesebwa okwo kujja mu kiseera kyakwo ekigere.
Kwogera ku by’enkomerero
ate si kwa bulimba.
Bwe kunaaba ng’okuluddewo, mukulindirire,
kujja kutuukirira, tekugya kulwa.
Abaebbulaniya 10:37
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
37 (A)Wasigadde akaseera katono nnyo,
oyo ow’okujja ajje era talirwa.
Abaruumi 2:4
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
4 (A)Oba onyooma ekisa kya Katonda ekingi, n’okugumiikiriza kwe n’obukwatampola bwe? Tomanyi ng’ekisa kya Katonda kikuleeta mu kwenenya?
Read full chapter
1 Timoseewo 2:4
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
4 (A)ayagala abantu bonna balokolebwe, era bategeere amazima.
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.