Add parallel Print Page Options

22 (A)“Kubanga nga eggulu eppya n’ensi empya, bye ndikola bwe biribeerawo olw’amaanyi gange, bw’ayogera Mukama Katonda, bwe lityo ezzadde lyammwe n’erinnya lyammwe bwe birisigala.

Read full chapter

22 “As the new heavens and the new earth(A) that I make will endure before me,” declares the Lord, “so will your name and descendants endure.(B)

Read full chapter

13 (A)Naye nga Katonda bwe yatusuubiza, tulindirira obwengula obuggya n’ensi empya omuli obutuukirivu.

Read full chapter

13 But in keeping with his promise we are looking forward to a new heaven and a new earth,(A) where righteousness dwells.

Read full chapter

18 “Mwerabire eby’emabega,
    so temulowooza ku by’ayita.

Read full chapter

18 “Forget the former things;(A)
    do not dwell on the past.

Read full chapter

16 (A)Ennaku bwe zirituuka nga mwaze era nga muli bangi nnyo mu nsi,” bw’ayogera Mukama, “abantu baliba tebakyayogera ku Ssanduuko y’Endagaano. Baliba tebakyagirowooza nako, okugijjukira; oba okulumwa emitima olw’obutaba nayo wadde okukola endala.

Read full chapter

16 In those days, when your numbers have increased greatly in the land,” declares the Lord, “people will no longer say, ‘The ark(A) of the covenant of the Lord.’ It will never enter their minds or be remembered;(B) it will not be missed, nor will another one be made.

Read full chapter