Add parallel Print Page Options

10 (A)Nsanyukira nnyo mu Mukama,
    emmeeme yange esanyukira mu Katonda wange.
Kubanga annyambazizza ebyambalo eby’obulokozi
    era n’anteekako n’omunagiro ogw’obutuukirivu,
ng’omugole omusajja bw’ayambala engule nga kabona,
    ng’omugole omukazi bw’ayambala amayinja ge ag’omuwendo.

Read full chapter

(A)Musanyukirenga mu Mukama waffe bulijjo. Nziramu okubagamba nti musanyukenga.

Read full chapter