Add parallel Print Page Options

(A)Alina omukisa omuntu akola ekyo,
    n’omwana w’omuntu akinyweererako.
Akwata ssabbiiti obutagyonoona,
    n’akuuma omukono gwe obutakola kibi na kimu.”

Read full chapter

(A)Omwoyo gwange guyaayaana,
    gwagala na kuzirika,
olw’empya za Mukama,
    omutima gwange n’omubiri gwange bikoowoola Katonda omulamu.

Read full chapter

10 (A)Okumala olunaku olumu mu mpya zo,
    kisinga okubeera emyaka olukumi mu bifo ebirala.
Njagala okuba omuggazi mu nnyumba ya Katonda wange,
    okusinga okubeeranga mu weema z’abakola ebibi.

Read full chapter