Add parallel Print Page Options

(A)Olwo Mukama Katonda atondewo ekire mu budde obw’emisana, n’omukka n’okumasaamasa ng’omuliro ogwaka ekiro ku kifo kyonna eky’olusozi Sayuuni ne ku bantu bonna abakuŋŋaaniddeko; kubanga ku byonna era wonna kunaaba kubikkiddwako ekitiibwa kya Katonda. (B)Era kiribeera ekibikka n’ekisiikirize ekiziyiza ebbugumu ly’emisana, era ekiddukiro omwewogomebwa kibuyaga n’enkuba.

Read full chapter

Then the Lord will create(A) over all of Mount Zion(B) and over those who assemble there a cloud of smoke by day and a glow of flaming fire by night;(C) over everything the glory[a](D) will be a canopy.(E) It will be a shelter(F) and shade from the heat of the day, and a refuge(G) and hiding place from the storm(H) and rain.

Read full chapter

Footnotes

  1. Isaiah 4:5 Or over all the glory there