Add parallel Print Page Options

22 (A)Noolwekyo Mukama eyanunula Ibulayimu bw’ati bw’ayogera eri ennyumba ya Yakobo nti,

Yakobo taliddayo kuswazibwa,
    n’obwenyi bwabwe tebulisiiwuuka.

Read full chapter

(A)Mulowooze ku Ibulayimu jjajjammwe
    ne Saala eyabazaala.
Kubanga we namuyitira yali bw’omu
    ne mmuwa omukisa ne mmwaza.

Read full chapter

16 (A)Ggwe Kitaffe,
    wadde nga Ibulayimu tatumanyi
    era nga Isirayiri tatutegeera,
Ayi Mukama Katonda, ggwe Kitaffe Omununuzi waffe
    okuva edda n’edda lye linnya lyo.

Read full chapter

(A)Ayi Katonda waffe, si ggwe wagobamu abatuuze abaali mu nsi eno mu maaso g’abantu bo Isirayiri, n’ogiwa ezzadde lya Ibulayimu mukwano gwo okugibeerangamu emirembe gyonna?

Read full chapter

23 (A)n’ekyawandiikibwa ne kituukirizibwa ekigamba nti, “Ibulayimu yakkiriza Katonda, ne kimubalirwa okuba obutuukirivu, era n’ayitibwa mukwano gwa Katonda.”

Read full chapter