Add parallel Print Page Options

(A)Olulituuka mu nnaku ez’oluvannyuma

olusozi okuli ennyumba ya Mukama Katonda
    lulinywezebwa lusinge ensozi zonna okugulumira,
luliyimusibwa lusukke ku ndala zonna,
    era amawanga gonna galilwolekera.

Read full chapter

19 (A)Bwe munaagondanga ne muwulira,
    munaalyanga ebirungi eby’ensi;

Read full chapter

11 (A)Mbagamba nti bangi baliva ebuvanjuba n’ebugwanjuba ne batuula wamu ne Ibulayimu ne Isaaka ne Yakobo mu bwakabaka obw’omu ggulu.

Read full chapter

(A)“Kabaka n’abatumira abaddu abalala babategeeze nti, ‘Mutegeeze abayite nti nteeseteese, ekijjulo, zisseddume zange n’ente ensavuwazze zittiddwa, era buli kimu kitegekeddwa. Mujje ku mbaga.’

Read full chapter

(A)Gategese ennyama yaago ne wayini[a] waago;
    gategese ekijjulo.

Read full chapter

Footnotes

  1. 9:2 Wayini yatabulwangamu ebyakaloosa aka mooli, yeeyongere okuwoomerera.