Add parallel Print Page Options

34 Era alitemera ddala n’embazzi ebisaka by’omu kibira;
    Lebanooni aligwa mu maaso g’oyo Ayinzabyonna.

Read full chapter

(A)Kubanga Mukama Katonda yakuyita okomewo,
    ng’omukazi eyali alekeddwawo ng’alina ennaku ku mutima;
omukazi eyafumbirwa ng’akyali muto, n’alekebwawo,”
    bw’ayogera Katonda wo.
(B)“Nakulekako akaseera katono nnyo;
    naye ndikukuŋŋaanya n’okusaasira okungi.
(C)Obusungu obubuubuuka bwe bwankwata
    nakweka amaaso gange okumala ekiseera,
naye ndikukwatirwa ekisa n’okwagala okutaliggwaawo,”
    bw’ayogera Mukama Katonda,
    Omununuzi wo.

Read full chapter

31 (A)Kubanga Mukama taligobera bantu bweru
    ebbanga lyonna.
32 (B)Newaakubadde ng’aleeta obulumi, aliraga ekisa
    kubanga okwagala kwe kungi nnyo tekuggwaawo.

Read full chapter