Isaaya 10:20
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Abalisigalawo ku Isirayiri
20 (A)Awo olulituuka ku lunaku olwo, abaliba bafisseewo ku Isirayiri,
n’abo abaliba bawonye ku nnyumba ya Yakobo
nga tebakyeyinulira ku oyo[a]
eyabakuba
naye nga beesigama ku Mukama Katonda,
omutukuvu wa Isirayiri mu mazima.
Footnotes
- 10:20 Kino kyogera ku bantu ba Bwasuli

Isaaya 19:24
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
24 Ku olwo Isirayiri eriba yakusatu wamu ne Misiri n’Obwasuli, baliweesa ensi omukisa.
Read full chapter
Isaaya 19:24
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
24 Ku olwo Isirayiri eriba yakusatu wamu ne Misiri n’Obwasuli, baliweesa ensi omukisa.
Read full chapter
Koseya 11:11
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
11 (A)Balijja nga bakankana
ng’ebinyonyi ebiva e Misiri,
era ng’enjiibwa eziva mu Bwasuli.
Ndibafuula abatuuze mu maka gaabwe,”
bw’ayogera Mukama.
Koseya 11:11
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
11 (A)Balijja nga bakankana
ng’ebinyonyi ebiva e Misiri,
era ng’enjiibwa eziva mu Bwasuli.
Ndibafuula abatuuze mu maka gaabwe,”
bw’ayogera Mukama.
Mikka 7:12
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
12 (A)Mu biro ebyo abantu balijja gy’oli
nga bava mu Bwasuli ne mu bibuga by’e Misiri,
n’okuva e Misiri okutuuka ku mugga Fulaati,
n’okuva ku nnyanja emu okutuuka ku nnyanja endala,
n’okuva ku lusozi olumu okutuuka ku lusozi olulala.

Zekkaliya 10:10
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
10 (A)Ndibakomyawo okuva mu Misiri,
mbakuŋŋaanye okuva mu Bwasuli.
Ndibaleeta mu Gireyaadi ne Lebanooni
ne bajjula ensi ezo ne watasigalawo kabanga ka kubeeramu.

Olubereberye 10:22
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Footnotes
- 10:22 Asuli ly’erinnya ery’edda erya Busuuli.
Olubereberye 10:22
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Footnotes
- 10:22 Asuli ly’erinnya ery’edda erya Busuuli.
Isaaya 42:4
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
4 (A)Taliremererwa oba okuggwaamu essuubi okutuusa ng’aleesewo obutebenkevu ku nsi.
N’ebizinga eby’ewala
biririndirira amateeka ge.
Isaaya 42:4
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
4 (A)Taliremererwa oba okuggwaamu essuubi okutuusa ng’aleesewo obutebenkevu ku nsi.
N’ebizinga eby’ewala
biririndirira amateeka ge.
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.