Add parallel Print Page Options

25 (A)Kyeyava abafukako obusungu bwe obubuubuuka
    n’obulumi bw’entalo.
Beebungululwa ennimi z’omuliro naye tebaategeera.
    Gwabookya naye ne batakissaako mwoyo.

Read full chapter

(A)Ani ayinza okuyimirira mu maaso ge ng’asunguwadde?
    Ani ayinza okugumira obusungu bwe obw’amaanyi?
Ekiruyi kye kibuubuuka ng’omuliro,
    n’enjazi n’eziyatikayatika.

Read full chapter

11 (A)Olunaku lujja okweyisa kw’omuntu
    n’amalala ge lwe birizikirizibwa,
era Mukama Katonda yekka yaligulumizibwa ku olwo.

Read full chapter

12 (A)Kubanga Mukama Katonda ow’Eggye alina olunaku lw’ategese
    eri abo bonna ab’amalala era abeewanise,
    eri ebyo byonna eby’egulumiza ebijjudde
    okwemanya n’okwewulira.

Read full chapter

17 (A)Era okwegulumiza kw’abantu kulijemulukuka,
    n’amalala g’abantu galissibwa;
era Mukama Katonda yekka yaligulumizibwa ku lunaku olwo.

Read full chapter

37 (A)Kale nze Nebukadduneeza kyennaava mmutendereza era ne mmuwa ekitiibwa ne mmugulumiza Kabaka ow’eggulu, kubanga emirimu gye gyonna gya mazima n’amakubo ge ga nsonga, n’abo ab’amalala abakkakkanya.

Read full chapter