Add parallel Print Page Options

10 (A)Totya kubanga nze ndi wamu naawe;
    tokeŋŋentererwa, kubanga nze Katonda wo.
Nnaakuwanga amaanyi.
    Wewaawo nnaakuyambanga n’omukono ogwa ddyo ogw’obutuukirivu bwange.”

Read full chapter

28 (A)Bw’atyo omuntu bw’aggwaawo ng’ekintu ekivundu,
    ng’olugoye oluliiriddwa ennyenje.”

Read full chapter

(A)Kubanga ennyenje ziribalya nga bwe zirya ebyambalo.
    N’obuwuka bubalye ng’obulya ebyoya by’endiga.
Naye obutuukirivu bwange bunaabeereranga ennaku zonna.
    Obulokozi bwange bunywere emirembe gyonna.”

Read full chapter