Add parallel Print Page Options

(A)Olwo amaaso g’abazibe galiraba,
    era n’amatu ga bakiggala galigguka;

Read full chapter

(A)Okuzibula amaaso g’abazibe,
    okuta abasibe okuva mu makomera
    n’okuggya abo abali mu bunnya, abo abali mu kizikiza.

Read full chapter

16 (A)Era ndikulembera abantu bange abazibe ba maaso mu kkubo lye batamanyi
    n’abayise mbaluŋŋamize mu makubo ge batamanyidde.
Ndifuula ekizikiza okuba omusana mu maaso gaabwe
    n’ebifo ebizibu okuyitamu ndibirongoosa.
Ebyo by’ebintu bye ndikola,
    sirireka bantu bange.

Read full chapter

47 (A)Era mu linnya lye Enjiri ey’okwenenya n’okusonyiyibwa ebibi eribuulirwa amawanga gonna okutandikira mu Yerusaalemi.

Read full chapter

38 (A)Peetero n’abagamba nti, “Mwenenye, buli omu ku mmwe abatizibwe mu linnya lya Yesu Kristo musonyiyibwe ebibi byammwe, olwo nammwe mujja kufuna ekirabo ekya Mwoyo Mutukuvu.

Read full chapter

21 (A)nga ntegeeza Abayudaaya n’Abayonaani okwenenya badde eri Katonda, n’okuba n’okukkiriza mu Mukama waffe Yesu.

Read full chapter

32 (A)“Kaakano mbasigira Katonda n’ekigambo eky’ekisa kye ebiyinza okubazimba n’okubawa omugabo mu abo bonna abaatukuzibwa.

Read full chapter