Add parallel Print Page Options

25 (A)Abasajja bo balittibwa kitala,
    abalwanyi bo abazira bagwire mu lutalo.

Read full chapter

12 (A)ndibawaayo eri ekitala
    era mwenna mukutaamirire musalibwe,
kubanga nabayita naye temwayitaba,
    nayogera naye temwampuliriza.
Mwakola ebitasaana
    era ne musalawo okukola ebitansanyusa.”

Read full chapter

16 (A)Tunula mu muzingo gwa Mukama osome.

Tewali na kimu ku ebyo ekiribulayo,
    era ekirume kiriba n’ekikazi, n’ekikazi ne kiba n’ekirume.
Akamwa ka Mukama ke kalagidde,
    era Omwoyo we yalibikuŋŋaanya.

Read full chapter

(A)Ekitiibwa kya Mukama kiribikkulwa,
    ne bonna abalina omubiri balikirabira wamu,
kubanga akamwa ka Mukama ke kakyogedde.”

Read full chapter

14 (A)awo olifuna essanyu eriva eri Mukama
    era olitambulira mu bifo by’ensi ebya waggulu
    era ndikuwa obusika bwa kitaawo Yakobo”
Akamwa ka Mukama ke kakyogedde.

Read full chapter

(A)Buli muntu aliba mu ddembe wansi w’omuzabbibu gwe
    ne mu mutiini gwe.
Tewalibaawo abatiisa
    kubanga akamwa ka Mukama Ayinzabyonna ke kakyogedde.

Read full chapter