Add parallel Print Page Options

Yerusaalemi ne Yuda Bisalirwa Omusango

(A)Laba kaakano, Mukama,
    Mukama Katonda ow’Eggye,
aggya ku Yerusaalemi ne ku Yuda
    ekibeesiguza ne kwe banyweredde,
ekibeesiguza kyonna k’ebeere mmere, ka gabe mazzi.

Read full chapter

(A)Ayi Mukama Katonda, amaaso go teganoonya mazima?
    Wabakuba naye ne batawulira bulumi wababetenta,
    naye ne bagaana okukangavvulwa.
Beeyongedde kukakanyala, bagubye obwenyi okusinga n’amayinja;
    era bagaanyi okwenenya.

Read full chapter

17 (A)Nakolimira emirimu gyonna egy’emikono gyammwe n’okugengewala n’obukuku, n’omuzira, naye ne mutakyuka kudda gye ndi,’ bw’ayogera Mukama.

Read full chapter