Add parallel Print Page Options

13 (A)Noolwekyo ekigambo kya Mukama kyekiriva kibeera gye bali
    kola okole, kola okole,
    ekiragiro ku kiragiro, ekiragiro ku kiragiro,
    wano katono na wali katono,
balyoke bagende bagwe kya bugazi,
    era balitegebwa, era ne batuukako ebisago ne bawambibwa.

Read full chapter

10 (A)Tuwammantawammanta bbugwe ng’abazibe,
    ne tukwatakwata ng’abatalina maaso;
twesittala mu ttuntu ng’ekiro mu abo abalina amaanyi
    ne tuba ng’abafu.

Read full chapter

18 (A)Omuntu yenna agwa ku jjinja eryo alibetentebwa, na buli gwe lirigwako lirimubetenta.”

Read full chapter

32 (A)Lwaki? Ekyo baalema okukituukako kubanga tebaagoberera butuukirivu mu kukkiriza wabula mu bikolwa. Beesittala ku jjinja eryo eryesittalwako,

Read full chapter