Add parallel Print Page Options

    (A)era alimalirawo ddala okufa.
Mukama Katonda alisangula amaziga
    mu maaso gonna,
era aliggyawo okuswazibwa kw’abantu be
    mu nsi yonna.
Mukama ayogedde.

Read full chapter

14 (A)Okufa n’Amagombe ne bisuulibwa mu nnyanja ey’omuliro, kuno kwe kufa okwokubiri.

Read full chapter