Add parallel Print Page Options

(A)Ku lusozi luno Mukama Katonda ow’Eggye aliteekerateekerako
    abantu bonna ekijjulo eky’emmere ennungi,
n’embaga eya wayini omuka
    n’ennyama esingayo obulungi, ne wayini asinga obulungi.

Read full chapter

29 (A)Era mbagamba nti, Sigenda kuddayo kunywa ku kibala kino okutuusa ku lunaku olwo lwe ndikinywa nammwe nga kiggya mu bwakabaka bwa Kitange.”

Read full chapter

29 (A)Kubanga abantu baliva ebuvanjuba n’ebugwanjuba, ne bava ne mu bukiikakkono ne mu bukiikaddyo, ne batuula ku mmeeza mu bwakabaka bwa Katonda.

Read full chapter

(A)Malayika n’aŋŋamba nti, “Wandiika nti balina omukisa abo abayitiddwa ku kijjulo ky’embaga ey’obugole ey’Omwana gw’Endiga.” N’ayongerako na kino nti, “Katonda yennyini ye yakyogera.”

Read full chapter

(A)“Mwenenye, kubanga obwakabaka obw’omu ggulu bunaatera okutuuka.”

Read full chapter