Add parallel Print Page Options

12 (A)Yayogera nti, “Tokyaddayo kukola bya masanyu nate,
    ggwe muwala wa Sidoni embeerera obetenteddwa.
Yambuka osomoke ogende e Kittimu,
    naye nayo tolifunirayo kuwummula.”

Read full chapter

(A)Ggwe omuwala wa Babulooni, agenda okuzikirizibwa,
    yeesiimye oyo alikusasula ebyo
    nga naawe bye watukola.

Read full chapter

42 (A)Balina obusaale n’amafumu,
    bakambwe si ba kisa.
Beebagadde embalaasi zaabwe
    ne baba ng’amayengo agawuluguma mu nnyanja;
bali ng’abasajja abalwanyi abajjira mu nnyiriri z’entalo
    okukulumba, ggwe Muwala wa Babulooni.

Read full chapter

33 (A)Bw’ati bw’ayogera Mukama ow’Eggye, Katonda wa Isirayiri nti,

“Muwala wa Babulooni ali ng’egguuliro,
    mu kiseera w’analinnyiririrwa;
    ebiseera eby’okumukungula binaatera okutuuka.”

Read full chapter

(A)“Mmwe Sayuuni mudduke, mudukke muwone mmwe ababeera mu buwaŋŋanguse mu Babulooni.”

Read full chapter

56 (A)Omukazi asinga obuntubulamu n’eggonjebwa mu mmwe, nga mwenaanyi nnyo, ataŋŋanga na kulinnyisa kigere kye ku ttaka nga kyereere, taamanyisenga bba omwagalwa, wadde mutabani we, oba muwala we,

Read full chapter