Add parallel Print Page Options

Obunnabbi Obukwata ku Misiri

19 (A)Obunnabbi obukwata ku Misiri:

Laba, Mukama yeebagadde ku kire ekidduka ennyo
    ajja mu Misiri.
Ne bakatonda b’e Misiri balijugumira mu maaso ge,
    n’emitima gy’Abamisiri girisaanuukira munda mu bo.

Read full chapter

(A)Katonda waabwe ne bamusitulira ku kibegabega, ne bamuwa ekifo w’anaayimiriranga.
    N’ayimirira awo,
    n’atava mu kifo kye.
Oli ne bw’amukaabirira tayinza kumuddamu,
    tayinza kumuwonya mu mitawaana gye.

Read full chapter