Add parallel Print Page Options

(A)Gonna galirekerwa ennyonyi ez’oku nsozi ezirya ebiramu
    n’ensolo ez’ensi.
Era ennyonyi ezirya ebiramu zirye okwo mu biseera by’ekyeya,
    n’ensolo zonna ez’omu nsiko zirye okwo mu biseera by’obunnyogovu.

Read full chapter

They will all be left to the mountain birds of prey(A)
    and to the wild animals;(B)
the birds will feed on them all summer,
    the wild animals all winter.

Read full chapter

12 (A)Era bannaggwanga abasingirayo ddala obukambwe baagutema ne bagusuula. Amatabi gaagwo amanene gaagwa ku nsozi ne mu biwonvu byonna, n’amatabi gaagwo amatono ne gagwa nga gamenyese mu biwonvu byonna eby’ensi. N’amawanga gonna ag’oku nsi gaava wansi w’ekisiikirize kyagwo, ne gagulekawo. 13 (B)Ebinyonyi byonna eby’omu bbanga ne bituula ku matabi agaagwa, era n’ensolo enkambwe ez’oku ttale zonna ne zibeera mu matabi gaagwo.

Read full chapter

12 and the most ruthless of foreign nations(A) cut it down and left it. Its boughs fell on the mountains and in all the valleys;(B) its branches lay broken in all the ravines of the land. All the nations of the earth came out from under its shade and left it.(C) 13 All the birds settled on the fallen tree, and all the wild animals lived among its branches.(D)

Read full chapter