Add parallel Print Page Options

(A)Muwanike bbendera ku lusozi olutaliiko bantu,
    mubakaabirire
    mubawenye bayingire mu miryango gy’abakungu.

Read full chapter

(A)“Buulira mu mawanga era olangirire,
    yimusa bendera olangirire,
    tolekaayo kintu kyonna ogambe nti,
‘Babulooni eriwambibwa;
    Beri kiswale,
    ne Meroddaaki kijjule entiisa.
Ebifaananyi bya bakatonda abakole n’emikono bijja kuswala
    era bitye.’

Read full chapter

14 (A)Bo bennyini balifuulibwa baddu ba mawanga mangi era baddu ba bakabaka ab’ekitiibwa; ndibasasula ng’ebikolwa byabwe bwe biri n’emirimu gy’emikono gyabwe bwe giri.”

Read full chapter

ne mu mwezi ogw’omusanvu, ku lunaku lwagwo olw’ekkumi n’omusanvu, eryato ne litereera ku nsozi eza Alalaati.

Read full chapter

(A)Batabani ba Gomeri be bano:

Asukenaazi, ne Lifasi, ne Togaluma.

Read full chapter