Add parallel Print Page Options

20 (A)Ensolo ez’omu nsiko zinzisaamu ekitiibwa,
    ebibe n’ebiwuugulu;
kubanga nze ngaba amazzi mu ddungu,
    n’emigga mu lukoola,
okunywesa abantu bange, abalonde bange,
21     (B)abantu be nnekolera
    balangirire ettendo lyange.

Read full chapter