Olubereberye 50:5
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
5 (A)‘Kitange yandayiza ng’agamba nti, “Nnaatera okufa; mu ntaana yange gye nesimira mu nsi ya Kanani, omwo mw’onziikanga.” Kale kaakano mbasaba mundeke ŋŋende nziike kitange; oluvannyuma nkomewo.’ ”
Read full chapter
Olubereberye 50:6
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
6 Falaawo n’addamu nti, “Genda oziike kitaawo nga bwe yakulayiza.”
Read full chapter
Olubereberye 50:8
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
8 n’ab’ennyumba ya Yusufu, ne baganda be, n’ab’ennyumba ya kitaawe. Abaana bokka be baasigala mu Goseni n’ebisibo byabwe n’amagana gaabwe.
Read full chapter
Matayo 8:21
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
21 Omuyigirizwa we omu n’amugamba nti, “Mukama wange, nzikiriza mmale okugenda okuziika kitange.”
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.