Add parallel Print Page Options

Kuulo Ayamba Abawaŋŋanguse okuddayo

(A)Awo mu mwaka ogw’olubereberye ogw’obufuzi bwa Kuulo kabaka wa Buperusi, ekigambo Mukama kye yayogerera mu Yeremiya ne kituukirira, Mukama n’akoma ku mutima gwa Kuulo kabaka w’e Buperusi okulangirira mu bwakabaka bwe bwonna, n’okukiteeka mu buwandiike nti,

Read full chapter

22 (A)Ne bamala ennaku musanvu nga balya n’essanyu Embaga ey’Emigaati Egitazimbulukuswa, kubanga Mukama yabajjuza essanyu bwe yakyusa omutima gwa kabaka w’e Bwasuli, n’abayamba mu mulimu ogw’ennyumba ya Katonda wa Isirayiri.

Read full chapter

12 (A)Obugagga n’ekitiibwa biva gy’oli,
    era ggwe ofuga ebintu byonna;
omukono gwo gwa maanyi era gwa buyinza
    era gugulumiza ne guwa amaanyi bonna.

Read full chapter