Add parallel Print Page Options

Okukungubagira Abalangira ba Isirayiri

19 (A)Kungubagira abalangira ba Isirayiri,

Read full chapter

“Kaakano, ggwe omwana w’omuntu tandika okukungubagira Ttuulo.

Read full chapter

N’ekuza emu ku baana baayo
    n’efuuka empologoma ey’amaanyi,
n’eyiga okuyigga ebisolo,
    n’okulya abantu.

Read full chapter

(A)N’etambulatambula mu mpologoma,
    kubanga yali efuuse empologoma ey’amaanyi,
era n’eyiga okuyigga ensolo,
    n’okulya abantu.

Read full chapter

11 (A)Eri ludda wa empuku y’empologoma,
    ekifo we ziriisiza empologoma zaazo ento,
empologoma ensajja, n’enkazi,
    n’ento we zaatambuliranga nga tewali kizikanga?
12 (B)Empologoma ensajja yayigganga ennyama y’abaana ebamala,
    n’enkazi n’ezittira eyaazo,
n’ejjuza empuku n’omuyiggo,
    ne mu bisulo ne mujjula ennyama.

13 (C)“Laba nze Mukama ow’Eggye
    nkwolekedde,
era ndyokya amagaali go gonna ne ganyooka,
    n’ekitala kirizikiriza empologoma zo ento.
    Era tolifuna munyago mulala nate ku nsi,
n’eddoboozi ly’ababaka bo
    teririddayo kuwulirwa.”

Read full chapter

(A)Yogera gy’ali nti, ‘Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda nti,

“ ‘Nkulinako ensonga, Falaawo, ggwe kabaka w’e Misiri,
    ggwe ogusota ogunene ogugalamidde wakati mu migga gyagwo,
ogwogera nti, “Kiyira wange,
    era nze nnamwekolera.”

Read full chapter

18 Tekibamala okulya omuddo? Kale ate lwaki mulinnyirira ogusigaddewo mu ddundiro, nga n’okunywa mwanywa amazzi amayonjo, naye ne musiikuula agaasigalawo n’ebigere byammwe!

Read full chapter