Add parallel Print Page Options

20 (A)Ndimutegera akatimba kange, n’agwa mu mutego gwange, era ndimuleeta e Babulooni ne musalira omusango olw’obutali bwesigwa bwe gye ndi.

Read full chapter

(A)Awo amawanga gonna ne gagirumba,
    okuva mu bitundu ebyali byetooloddewo,
ne bayanjuluza ekitimba kyabwe,
    ne bagikwatira mu kinnya kyabwe.

Read full chapter

12 (A)Bwe baliba balaga eyo, ndibasuulako akatimba,
    era ndibassa wansi ng’ennyonyi ez’omu bbanga.
Bwe ndiwulira nga bakuŋŋaana, ndibaziyiza.

Read full chapter

17 (A)Entiisa n’obunnya n’omutego bibalindiridde,
    mmwe abantu b’ensi.
18 (B)Buli alidduka eddoboozi ery’entiisa,
    aligwa mu kinnya,
na buli alirinnya n’ava mu kinnya
    alikwatibwa mu mutego.

Enzigi z’eggulu ziguddwawo,
    N’emisingi gy’ensi gikankana.

Read full chapter

(A)Nebukadduneeza n’aggyamu Zeddekiya amaaso, n’amusiba mu masamba n’amutwala e Babulooni.

Read full chapter

11 (A)N’alyoka aggyamu Zeddekiya amaaso n’amusiba mu masamba ag’ebikomo n’amutwala e Babulooni, gye yamuteeka mu kkomera okutuusa lwe yafa.

Read full chapter

16 (A)“ ‘Nga bwe ndi omulamu, bw’ayogera Mukama Katonda, alifiira mu Babulooni, mu nsi eya kabaka eyamufuula kabaka, gwe yanyooma mu kirayiro kye n’amenya n’endagaano gye baakola.

Read full chapter