Add parallel Print Page Options

18 Musa n’agamba nti, “Nkwegayiridde, ndaga ekitiibwa kyo.”

19 (A)Mukama n’agamba nti, “Nzija kuggyayo obulungi bwange bwonna nga mbuyisa mu maaso go. Era nzija kukutegeeza erinnya lyange, Mukama. Buli gwe nnaayagalanga okukwatirwa ekisa, nnaamukwatirwanga ekisa, ne buli gwe nnaayagalanga okusaasira nnaamusaasiranga.”

Read full chapter