Eseza 10
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Obwatiikirivu bwa Moluddekaayi
10 (A)Kabaka Akaswero n’asalira abantu bonna ab’obwakabaka bwe omusolo, abaabeeranga ku lukalu n’abo abaabeeranga ku bizinga. 2 (B)Era ebikolwa bye byonna eby’obuyinza n’amaanyi ge, n’okutegeereza ddala obukulu bwa Moluddekaayi, Kabaka bwe yamukuza, byawandiikibwa mu kitabo eky’ebyomumirembe gya bassekabaka b’e Bumeedi n’e Buperusi. 3 (C)Moluddekaayi Omuyudaaya ye yali addirira Kabaka Akaswero mu buyinza, era yali mukulu mu Bayudaaya ate nga bamussaamu nnyo ekitiibwa, kubanga yakolanga bulungi abantu be, ate era ng’ayagaliza ezzadde lye lyonna emirembe.
Esther 10
King James Version
10 And the king Ahasuerus laid a tribute upon the land, and upon the isles of the sea.
2 And all the acts of his power and of his might, and the declaration of the greatness of Mordecai, whereunto the king advanced him, are they not written in the book of the chronicles of the kings of Media and Persia?
3 For Mordecai the Jew was next unto king Ahasuerus, and great among the Jews, and accepted of the multitude of his brethren, seeking the wealth of his people, and speaking peace to all his seed.
Ester 10
Swedish New Living Bible (Nya Levande Bibeln)
Mordokai hedras och får stor makt
10 Kung Ahasveros tog ut skatt, inte bara från fastlandet utan också från öarna ute i havet.
2 Alla hans storverk, och den makt och ära han gav Mordokai, finns omtalade i 'De mediska och persiska kungarnas krönika'.
3 Juden Mordokai hade den största makten i landet näst efter kung Ahasveros själv, och han var mycket högt aktad och älskad bland sina landsmän, därför att han alltid tänkte på folkets bästa och alltid var beredd att hjälpa dem.
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.
Copyright © 1974, 1977, 1987, 1995, 2003, 2004 by Biblica