Add parallel Print Page Options

12 Bw’obeera omugezi, amagezi go gakuyamba,
    naye bw’onyooma amagezi weerumya wekka.”

13 (A)Omukazi omusirusiru aleekaana,
    taba na mpisa era taba na magezi!
14 (B)Era atuula mu mulyango gw’ennyumba ye,
    ne ku ntebe mu bifo eby’ekibuga ebisinga obugulumivu,

Read full chapter