Add parallel Print Page Options

Ebigambo byange byonna bitegeerekeka eri oyo ategeera,
    era tebirina kabi eri oyo alina amagezi.
10 (A)Mu kifo kya ffeeza, londawo okuyigiriza kwange,
    era n’okumanya mu kifo kya zaabu ennongoose obulungi,
11 (B)kubanga amagezi gasinga amayinja ag’omuwendo omungi,
    era n’ebyo byonna bye weegomba tebiyinza kugeraageranyizibwa nago.

Read full chapter