Add parallel Print Page Options

(A)Mumuleke anywenga yeerabire obwavu bwe,
    alemenga kujjukira nate buyinike bwe.

(B)Yogereranga abo abatasobola kweyogerera,
    otunulenga mu nsonga z’abo bonna abaasigala ettayo.
(C)Yogera olamulenga n’obwenkanya,
    olwanirirenga abaavu n’abali mu bwetaavu.

Read full chapter