Add parallel Print Page Options

(A)Amagezi go tegakusigulanga,
    naye otyanga Mukama, era weewale okukola ebibi.
(B)Onoofunanga obulamu mu mubiri gwo
    n’amagumba go ne gadda buggya.

Amagezi n’Obugagga

(C)Mukama mugulumizenga n’eby’obugagga byo; n’ebibala ebisooka eby’ebintu byo byonna eby’omu nnimiro yo,

Read full chapter