Add parallel Print Page Options

21 (A)Entamu erongoosa ya ffeeza n’ekikoomi kikola ku zaabu,
    naye omuntu ekimugezesa kutenderezebwa.

22 Ne bw’osekula omusirusiru mu kinu,
    nga bw’osekula emmere y’empeke mu kinu,
    obusirusiru bwe tobumuggyaamu.

23 (B)Okakasanga nti omanyi bulungi embeera z’ekisibo kyo,
    ossangayo omwoyo ku ggana lyo.

Read full chapter