Add parallel Print Page Options

15 (A)Omukazi omuyombi ali ng’enkuba etonnya olutata,
    ku lunaku olw’enkuba ennyingi.
16 Okumuziyiza obanga aziyiza empewo oba
    ng’anyweza omuzigo mu ngalo.

17 Ng’ekyuma bwe kiwagala ekyuma,
    n’omuntu bw’abangula muntu munne.

Read full chapter