Font Size
Engero 23:8-10
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Engero 23:8-10
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
8 Akatono k’onooba olidde onookasesema,
ebigambo byo ebirungi eby’okwebaza bibe bya bwereere.
9 (A)Totegana kubuulirira musirusiru,
kubanga ajja kunyooma ebigambo byo eby’amagezi.
10 (B)Tojjululanga nsalo ey’edda,
so toyingiriranga nnimiro za bamulekwa,
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.